Maureen Nantume - Nalumansi MP3 Download
Nalumansi
Maureen Nantume
Olabika nga avude
Jovude nga
Olowoza emirembe jili wafe
Naye Nafe bosanze
Tunonya walala kino ekyalo kikaaye
Awatali ddagala
Lijanjaba mimwa omugezi asenguka
Kuno kuliko omukazi ageeya
Bamukazako Lya
Nalumansi
Buli alemwa okufumba
Ekibawula bulwa bwoyo
Buli mawulire yagazula
Na'ba Africa kyabasoja
Okufuna emirembe
Olina kwekweka nga olinga muyekera
Awo oba wetemude
Nalumansi wamanya ekikusiwa
Awo newoyambala engoye kakade ensi emanya kyokweka
Omukyala Oyo
Buli kyawulide akimansa buli omu akaaba
Omukyala Oyo
Bwebimugwako wakiri adamu byeyasoka
Tomuyita owo'muzanyo
Bali kukyalo kwoduse baana bwana
Mu jje lya'bazunza olugambo
Nalumansi ye commander asingayo
Ndayira nebwaba sitani
Nakwata Geyena nasengukira kuno
Aba tanatikura ono amugeya ekyalo nakyekuba
Ayogera nebyatanaba kulaba ye twajilwa
Okunyumya twakuvako anti nga tukoye okwejusa
Hmm kino ekyalo okukisobola
Beera nga omanyi nti
Awo oba wetemude
Nalumansi wamanya ekikusiwa
Awo newoyambala engoye kakade ensi emanya kyokweka
Omukyala Oyo
Buli kyawulide akimansa buli omu akaaba
Omukyala Oyo
Bwebimugwako wakiri adamu byeyasoka
Twandiswade singa mukama walinawo ogeya
Tugamba binji
Nebyetukweka mukama omanya
Mazima kyandibade kitya nga walina ka group ka'bantu
Bonyumiza
Nemuseka netuswala
Nga buli gwolaba onyumya nti mumulabira awo yasuze njala
Oyo Alina ekilwade naye kyangeri
Yasuze asaba mmuwonye yeeki mumpakanya
Omulala abanga bya alali mukumatiza bantu bbe
Nti mulonde nze
Abalala tebalina mpisa
Mukama nekikunyiza
Koogwe oyogera ki oyo
Nga wano weyali omuto yakwata endiga
Awo oba wetemude
Nalumansi wamanya ekikusiwa
Awo newoyambala engoye kakade ensi emanya kyokweka
Omukyala Oyo
Buli kyawulide akimansa buli omu akaaba
Omukyala Oyo
Bwebimugwako wakiri adamu byeyasoka