Stream Of Life Choir - Hallelujah MP3 Download
Hallelujah
Stream Of Life Choir
Jacob Beats
It takes seven days to make a week
Yet a day without you makes me weak
Nina oluyimba Hallelujah
Kuba ondaze oli mwesigwa
Gye nkomye okusemberera bwenti
Gye nkomye okuzuula nti I need you more
Era bwe nnyimba nti Hallelujah
Ebimu muli nga byesega
It takes seven days to make a week
Yet a day without you makes me weak
Nina oluyimba Hallelujah
Kuba ondaze oli mwesigwa
Gye nkomye okusemberera bwenti
Gye nkomye okuzuula nti I need you more
Era bwe nnyimba nti Hallelujah
Ebimu muli nga byesega
Hallelujah
Embeera yali ennemeredde
Hallelujah
Kati wonna weewaawo ddembe
Hallelujah, Hallelujah
Ali kumpi nnyo mwattu bwatyo
Hallelujah
Kannyimbe bw’alidda ŋŋenda
Hallelujah
Embeera yali ennemeredde
Hallelujah
Kati wonna weewaawo ddembe
Hallelujah, Hallelujah
Ali kumpi nnyo mwattu bwatyo
Hallelujah
Kannyimbe bw’alidda ŋŋenda
Agambye yimba
Ennaku embi tezibeerera
Kannyimbe ndeke agonjoole
Kannyimbe bw’alidda ŋŋenda
He sees our sorrows
Lest we forget that Jesus cares
Yimba bw’alidda omwenye
Mmwesunze bw’alidda mmwenya
Hallelujah Hallelujah
Ng’obulumi tubwekongodde
Sinza, Hallelujah
Yesu nze bw’alidda ŋŋenda
Agambye yimba
Ennaku embi tezibeerera
Kannyimbe ndeke agonjoole
Kannyimbe bw’alidda ŋŋenda
He sees our sorrows
Lest we forget that Jesus cares
Yimba bw’alidda omwenye
Mmwesunze bw’alidda mmwenya
Hallelujah Hallelujah
Ng’obulumi tubwekongodde
Sinza, Hallelujah
Yesu nze bw’alidda ŋŋenda
Hallelujah
Embeera yali ennemeredde
Hallelujah
Kati wonna weewaawo ddembe
Hallelujah, Hallelujah
Ali kumpi nnyo mwattu bwatyo
Hallelujah
Kannyimbe bw’alidda ŋŋenda
Hallelujah
Embeera yali ennemeredde
Hallelujah
Kati wonna weewaawo ddembe
Hallelujah, Hallelujah
Ali kumpi nnyo mwattu bwatyo
Hallelujah
Kannyimbe bw’alidda ŋŋenda