EASTERN TUNEZ
Home » Twabibasaba - Stream Of Life Choir
NEW SONGS

Twabibasaba - Stream Of Life Choir

January 5, 2026
Twabibasaba by Stream Of Life Choir
AUDIO | Twabibasaba - Stream Of Life Choir | DOWNLOAD

Jacob Beats
Twabibasaba nebabiganila
Nebyebatalye wakiri
Kabigage baali
Bayala baluvu ekisuse
Gwe wama
No'lusuku olwali olunene
Luti
Gwali Muti gumu gwetutanoga kibi
Nti nagwo tetwagutaliza
Netugwa
Twabagambako nti ebintu ebyo
Byokunganya obileka awo
Tekibalya tekibagana kuwemuka
Kati babasokoola bisokole
Bakambwe okukila obwana bwe'ngo
Nekyatalye tekimugana kuwemuka
Gwali mukolo neyetunda
Olwo'kulya amaso nafula
Mwebale abamanyi nti ne'bwolya otya enkya bukya nekuluma
Emikolo mbu jinyuma mmere
Olwo'kulya twetema embale
Ate babuwe nawatika olusaganda Wompa nebyo njakubirya
Gwali mukolo neyetunda
Olwo'kulya amaso nafula
Mwebale abamanyi nti ne'bwolya otya enkya bukya nekuluma
Emikolo mbu jinyuma mmere
Olwo'kulya twetema embale
Ate babuwe nawatika olusaganda Wompa nebyo njakubirya
Dala babuwe nawatika olusaganda Wompa nebyo njakubirya
Mbasaba munfune bulunji temuvawo
Nemunyima akamere muve mu bintu ebyo
Naye ate waliwo ekisuuka kyenjogera
Mukimanyi ne'mitwe mujipakira musesa
Lubuto weluba lutuuse kwa ah ah ah ah
Bileke tokaka mumwagwo kanve wano
Dala mwe abasibye amataayi ebye'mikolo mubimanyi akamere bwotafuna kakana
Mbasaba munfune bulunji temuvawo
Temunyima kamere muve mu bintu ebyo
Naye ate waliwo ekisuuka kyenjogera mukimanyi ne'mitwe mujipakira musesa
Lubuto weluba lutuuse kwa ah ah ah
Bireke tokaka mumwagwo kanve wano
Dala mwe abasibye amataayi ebye'mikolo mubimanyi akamere bwotafuna kakana
Gwali mukolo neyetunda
Olwo'kulya amaso nafula
Mwebale abamanyi nti ne'bwolya otya enkya bukya nekuluma
Emikolo mbu jinyuma mmere
Olwo'kulya twetema embale
Ate babuwe nawatika olusaganda Wompa nebyo njakubirya
Gwali mukolo neyetunda
Olwo'kulya amaso nafula
Mwebale abamanyi nti ne'bwolya otya enkya bukya nekuluma
Emikolo mbu jinyuma mmere
Olwo'kulya twetema embale
Ate babuwe nawatika olusaganda Wompa nebyo njakubirya
Dala babuwa nawatika olusaganda Wompa nebyo njakubirya

DOWNLOAD MP3
Plays: 406 Downloads: 217

Comment about this song


No comments yet.

Share this song

Join Our Music Community
Watch Twabibasaba by Stream Of Life Choir Video
🎬 Video for "Twabibasaba" coming soon

More Songs by Stream Of Life Choir

Neetonze by Stream Of Life Choir Anemye Okwesonyiwa by Stream Of Life Choir Hallelujah by Stream Of Life Choir Ondetede by Stream Of Life Choir Gwe Katonda Ft Pastor Wilson Bugembe by Stream Of Life Choir


Related Songs by Stream Of Life Choir

Newly Added Songs

1
Oli Mwana Wooha Thank You God Juliana Kanyomozi
2
Gulawo Sumulula Dianah Nalubega
3
Julainah (Naki Onzita) Fik Gaza
4
Tombuuza Mute Agende Recho Rey
5
Jubilate Toba Late Ray G

TOP CATEGORIES

RnB Afrobeat Dancehall Ragga Kadongo Kamu Amapiano Afropop Band Gospel
POWERED BY THAT BOY